Professional Documents
Culture Documents
Okuvuunula Ekitabo Kyokubikkulirwa 3
Okuvuunula Ekitabo Kyokubikkulirwa 3
ekiyitibwa
‘‘ENJIRI EY’EMIREMBE N’EMIREMBE’’
Ekitabo kino kitandika, nga bwebyawandikibwa mu kitabo ky’omu-
lanzi Zekkaliya mu 5:1-4, ;- { laba, omuzingo gw’ekitabo ogubuuka. N’aŋŋam-
ba nti Ekyo kye kikolimo ekifuluma okubunya ensi yonna:} Weewaawo kino
kyekikolimo eri omubbi n’oyo omulimba n’abuli mujeemu yena agaana okuki-
riza enjiri ey’amazima. Oba nga kirabise zisanze abajeemu bonna kubanga obu-
bi tebulirwa bulituuka mangu ddala. Kalenno mwenenye mudde eri Katonda
mukirize enjiri eyamazima muwone obubi obugenda okukuba abajeemu bonna,
kubanga ekiseera eky’okusaliramu omusango kituuse,
Ekitabo kino kivuunula kitabo kya kubikkurirwa kale no kirungi bwobeera okisoma
n’ofuna ne bayibuli, n’osoma ekitabo ky’okubikkulirwa nga bwosoma nekino suu-
la ku suula kanyiriri ku kanyiriri. era okategeera obulungi kirungi nofaayo n’oku-
manya ku byafaayo naddala ebya madiini kubanga kasinga kwogera ku madiini.
1
2
kyoliba bwotakyuka.
aliikirira nyo, naye Yesu naziteekako 1 Eri omuntu owenzikiriza er-
amanyi ge nazigumya. inga eyomu efeso okulagulakwe
18 - 20 enyiriri ezo zenyonyola bulun- kwekuno. 2 Efeso efaanana edii-
gi, so teziri mungero, kubanga Yokaa- ni eya ba seventh day, yakebera abaali
na teyalaba ndabe wabula yawulira beeyita abatume, nga gemadiini agas-
mpulire, ebigambo ebimu byeboogera ooka okubuna munsi yonna, yagake-
mu kirooto tebiba mungero, naye buli bera negakakasa ntisimatuufu, era ya-
ekirabibwa kiba mungero. balaba nga balimba, 3 baguminkiriza
2&3 Essuula eyokubiri
neyokusatu zogera
ku kanisa omusanvu ezaalina ebikol-
mukulindirira yesu so tebakoowanga.
4 Naye okwagala kwebaalina kwaken-
deera 5 mukama waffe abalabula nti
wa ebyenjawulo nga bwetubiraba nga
mudeemu mukole nga bwemwatand-
tuzisomye, bona baali bagoberezi ba
ika, bwemugaana, alibajjako omwoyo
Kristo Yesu, naye ng’enjigiriza nebikol-
omutuukirivu bwemuteenenya, 6
wa byabwe byanjawulo ng’era ama-
naye kino kyemulina kubanga muk-
diini geki Kristaayo gonna bwegali
kati, bonna bagoberezi ba Yesu naye yawa ebikolwa byabali ebibi ne yesu
enjigiriza zaabwe nebikolwa byabwe byankyawa, 7 omugezi ateegeere
byanjawulo. Ekyo kyeraga lwatu nti okulabula kwa katonda eri ekanisa,
ekanisa ezo zaali ziraga madiini ageki- awangula aligabana ku mugabo gwa
kristayo agenjawulo. kyokka ekani- Yesu.
sa omusanvu tezitegeeza nti waliyo 8 Eri omuntu owenzikiriza eringa ey-
amadiini agakiririza mu Kristo Yesu omu sumuna okulagulakwe kweku-
musanvu gokka, nedda naye kitegeeza no. 9 Sumuna bano beebagoberezi
amadiini gonna agakiririza mu Kristo ba Yesu abali munsi enzibu ennyo
Yesu. kubanga musanvu etegeeza by- ezitulugunya abakristaayo, bebantu
onna oba ekintu ekijjudde. buli diini ababonaabona oba abayiganyizibwa
yona eyekikristaayo erinako ekanisa olwekigambo kya Katonda. waliwo
jeefaanana, kwezo ekanisa omusanvu. ediini embi ebatulugunya, nebasi-
amadiini ageekikristaayo agali kunsi ba mukomera, ne batta nga ababat-
yonna mangi nnyo, goomanyi negoot- ta bamanyi nti baweereza Katonda.
6
3
ekanisa entuufu. eya firaderufiya.
kwekuno. bwati bwayogera omwa- 1 Eri omuntu owenzikiriza er-
na wa Katonda alina omwoyo ogu- inga eyomu Saadi okulagulak-
nakuwade, eyayita mukubonaabona wo kwekuno. bwati bwayogera
okungi 19 nti Mmanyi ebikolwa byo oyo nyini buyinza nti Mmanyi ebi-
n’okwagala n’okukkiriza n’okuweere- kolwa byo, ng’olina erinnya ery’oku-
za nokugumiikiriza kwo, n’ebikol- ba omulokole era omwana wa ka-
wa byo eby’oluvannyuma nga bingi tonda, naye oli mufu, omusamize,
okusinga eby’olubereberye. 20 Naye omulabe wa Katonda yenyini. Soma
7
4
kanisa ezo. ja agomuwendo amalala. kitegeeza
1 Esuula eno ey’okuna aban- baali bamanyi naye nga bakyeeta-
tu bangi basuubira nti baa- aga okuyigirizibwa. Musoke bwe-
li batulaga ebiri mu ggulu bunabbi, ate zumaliidi jinja lyamu-
kyoka bwosomawo n’obwegendereza wendo naye siryelisinga, oba nti
okiraba nga baali basuubiza Yokaana terituukiridde. 4 Omulembe ogwo
okumulaga ebigwanira okubeerawo gwalimu emirembe emirala amaku-
oluvanyuma lwe kanisa ezo, ekanisa mi abiri mwena nga mubuli gumu
ezo zaali zitegeeza enzikiriza zon- mulimu emyaka ejiringa omukadde
na ezeki kristaayo, kyoka sitegeeza jaabanajo. abakadde abiri mu bana
nti amadiini gonna gali musanvu, jeemyaka nga omukadde jaaba najo
wabula buli kanisa eri awo, erina emirundi (24) nga jalwatu, jemy-
amadiini geefaanana. Esuula eno aka Mukama waffe Yesu jaliddira-
kekabonero kekanisa nga bwefaa- mu. 5 Mumulembe ogwo mwalimu
nana munaku zino, bwenjogera okubuulira, okuteesa n’okulagira
ekanisa ntegeeza amadiini gonna nenzikiriza omusanvu eziri mu ma-
ageki kristayo, ekifaananyi ekyo diini gonna agakiririza mu Kristo
kekabonero kabakristaayo bonna. Yesu. (Wano mu 4:5 batulaze eta-
Oba tukiyite (the church coat of baaza omusanvu nebatugamba nti
arms) jemyoyo omusanvu ne Okub 1:12-
okuva edda mu kanisa mwaban- 13,20 batulaze etabaaza omusanvu
gamu ebibumbe ebiraga ekanisa nebatugamba nti zekanisa musanvu,
nga bwefaanana. Soma 2Ebyom 3,4 katukigate wamu tulabe, ekyo kitegee-
za etabaaza omusanvu jemyoyo omu-
ne 1Bas 7:13-40 2 Kubanga entebe
sanvu ejiri munzikiriza omusanvu ez-
yali yakateekebwa mugulu kitegee-
abagoberezi ba Kristo bonna.) 6 Era
za waaliwo enkola epya mukanisa mumulembe ogwo mwalimu abantu
gwemulembe omupya, Ngaguliko abamawanga bonna, ekitiibwa kya-
abagukulira. (entebe bwebwaka- bwe kyageraageranyizibwa nga ejinja
baka, oba omulembe oba ekiseera lya kulusitalo bwerigeraageranyizibwa
ate ajituddeko gwemwoyo ogufu- mumayinja agomuwendo gonna, era
ga. n’omwoyo gubeera mu bantu) 3 9 mumulembe ogwo mwalimu ebibiina
5
getumanyi teganatondebwawo.
gonna n’okusinzibwa kubanga wa-
1 newaba abakulembeze abaali
tibwa n’okolera Katonda erinya mu
mumulembe ogwo nga balina
mawanga gonna. 10 n’obafuula eri
emilimu jebalina okola, eji-
Katonda waffe abaana era ba Kaba-
tanatuukirira, 2 Newaba omuntu
ka ab’okufuga kunsi. 11 newabaawo
owamanyi ng’abuulira n’okukaka-
abantu abanji abali mu bibiina ebyo
sa okunji, nti ani asaanye okuman-
era mumyaka ejjo enkumi n’enkumi
ya ensi nga bwegenda okutambu-
obukadde n’obukadde; 12 nga bali
la n’okutuukiriza byelina okola mu
mu kutendereza Yesu,
mirembe jonna omusanvu. (Oyo
13 n’abuli muntu yenna yenna, abali
yali Yokaana omubatiza ng’ategeeza
mukanisa n’abantu abensi n’abasam-
Yesu nga bwagulumidde okusinga
ize n’abaamawanga bonna nebakiri-
abalala bonna)
10 za Yesu nti yafuga, yasing’amaanyi,
6
byago nga bwebyari, omwana gwendiga kubanga yali
1 Awo Yesu nakiriza omulem- muwombeefu ng’omwana gwendi-
be ogusooka okutandika, ga, teriiyo kisolo kirala kyebayita
kwejo emirembe omusanvu, Yesu. ebiramu ebina byebibiina bya
awo ekibiina ekyasooka nekitee- bantu ebyatandikawo enzikiriza oba
sa okuteekawo ekibiina n’amaanyi amadiini agaabuna munsi yonna.
amangi oba kumpaka. (Ekibii- ebiramu ebina sigemadiini, nedda
na ekisooka, kyekiramu ekisooka, naye bebantu abatandikawo ama-
eranga ye mpologoma, ekitegee- diini, endogoyi yenzikiriza eteeked-
za Kabaka, eky’okitegeeza waaliwo dwawo. EBYAFAAYO
Kabaka eyateesa nebanne okutan- Abatume tebalina diini n’emu jebaa-
dikawo ekibiina kyabakiriza oba teekawo kuzino zonna zetumanyi,
ediini (eyo ye diini ya Bakatoliki) 2 naye olwokuba enjiri yali ebunye buli
Awo newabaawo ekibiina ekimany- wamu, Kabaka we Roma nayagala
ifu ekyateekebwaawo, n’abo abaki- akole ediini eyiye eri ebaddewo aji-
kurembera nga balina eby’okulwany- jewo, okusobola okufuga ensi yonna
isa, nebalwana era nebawangula era n’okwekuŋŋanyiza ensimbi enyingi,
nebagenda nga bawera era neba- olubeerera. era yatta abakristaayo
buna buli wamu. Okunyonyola . abatuufu abaaliwo ye natekawo ey-
Tulabye Yesu ng’abembula akabone- iye. nagiteekamu sente neebuulir-
ro ku muzingo. Omuzingo ogwali wa buli wamu, era yediini eyasooka
guwandikidwako, bwebunabbi, oba okubuna munsi yonna. awo ye ney-
byebintu ebiteekeddwa okubeera- eefuula paapa neyeyita omusika wa
wo ate obubonero jemirembe Peetero. obulimba obwo nebubuna
omusanvu mwebigenda okutuuki- munsi yonna paka kati, Era abantu
ramu,Yesu bwabembulako akabo- baligoberera obulimba obwo okutu-
nero ng’omulembe ogwo gutandika, usa okusala omusango bwekulituu-
ebirina okubeera wo nga bibeerawo. ka, buli eyakiriza obulimba abonere-
Buli yesu bweyabembulako akabo- zebwe nga avunaanibwa okusigala
nero ekiramu kyayitanga, nti jangu, mubulimba.
buli lwowulira ekigambo nti jangu, 3 Bweyakiriza omulembe ogw’okubi-
wabeerawo gwebali mukuyita, era ri okutandika, awo ekibiina kyaban-
abaayina okujja, yensonga lwaki buli 11 tu abawombeefu nekiteesa oku-
7
tu byamu nebikyuka, 15 n’abantu abalondemu aba Katonda
bonna n’ababakulira, n’abasirikale 1 Awo newabaawo aban-
n’abebitiibwa n’abagagga, n’abobuy- tu bana abeetegereza ensi
inza, abakozi n’ababakozesa nebe- yonna, n’omulimu gwabwe
kweka mu mayumba nemu bizim- gwakukuuma nsi ereme okutuukib-
be ebinene; 16 ngabeeraliikirivu wako obulabe bwonna kubantu
era nga batya nga basaba Mukama abamawanga gonna wadde kuba-
abakwatirwe ekisa, abataase obubi kulembeze. 2 newabaawo omuntu
obugudde kunsi, 17 kubanga buli omulala ng’ali mukututumuka nga
omu yakiriza nti enkomerero erabi- yakiriza Katonda era nga yabatizib-
ka etuuse, era nga buli omu yeebuu- wa ebigambo bye ne byeyali akola
za nti ani anaawona? byali bitegeeza abantu bali abana ab-
alina obuyinza n’obusobozi okukuba
Okunyonyola esuula ey’omusanvu ensi yonna. 3 baleme okukuba ensi
Esuula eno ey’omusanvu etegeeza wadde abantu bonna wadde aba-
bino wamanga (Matayo 24:37-40, kulembezze okutuusa nga tumaz-
lukka 17:26-37, matayo 24:31 ebig- ze okubuulira enjiri, era n’okubatiza
ambo ebiri mu matayo 24, ebiranga abalondemu ba Katonda, 4 abantu
okudda kwa mukama waffe bituu- bangi nebakiriza era nebabatizib-
fu naye tebyasengekebwa bulungi, wa nebayingira enzikiriza entuufu.
ndowooza kubanga baabyogera dda abantu abaabuli mpisa nebitiibwa
ate nebabiwandiika dda, ebyasen- ebyenjawulo. 5 Abalanzi oba abaku-
gekebwa obulungi bye byomukita- lembeze nebabatizibwa nebayingira
bo kyokubikkulirwa era kyova olaba ekanisa entukuvu. Abantu abaw-
buli mutume yawandiika nga bibye ulize era abempisa bangi nebayingi-
so tebifaanagana, wadde nga bonna ra ekanisa entukuvu. Abasirikale oba
Yesu yeyababuulira.) Kuno kweku- bamukuuma dembe nabo nebayin-
labula okusembayo, okukuŋŋaanya 13 gira ekanisa entukuvu. 6 Abafumbo
8
wana womuntu. (Mat 24:37-41) ek- mu lyato muwone.
isa kiriba kiwedewo, kuluno ekanisa 1Bweyakiriza omullembe og-
entukuvu eyenjiri lyeryato, muleme womusanvu okutandika, enjiri
kubeera nga bakigala obutawulira, negalwawo, okumala ebanga. 2
muyingire eryato, njogera mazima newabaawo abantu musanvu abee-
sirimba, mwe muliba munyumirwa waayo okuweereza Katonda nga buli
abalala nga bakaaba. kaleno munoo- omu alina obuvunaanyizibwa ku-
nye ekanisa entuufu ekuŋŋaana ku mulimu gwe gweyetegese okukola.
lunaku olw’omusanvu olwa saturday, 3 N’omuntu omulala najja, nabeera
era Katonda jayogerako mu okub mukifo ekigulumivu, ekyekitiibwa
3:7-13, 6:9-11, ne 14:1-5, muwone ekingi, ng’alina obuyinza mu govern-
okukubibwa awamu na bajeemu, ment; nawulira esaala za batukuvu
kyamazima era kituufu buli agaana alyoke atuukirize okusaba kwa ba-
okukiriza ekanisa eyenjiri eyamaz- tukuvu bonna nga asinziira mukifo
ima ajibwa mu bantu ba Katonda, ekyekitiibwa enyo mu govervment
kubanga lyekuŋŋaaniro lya batu- mu bwakabaka obwo. 4 nessaala
ukirivu, abatuukirivu mwebayina zabatukuvu nezituukirira ng’okus-
okukuŋŋaanira baleme okubonere- aba kwabwe bwekwali, ng’omuku-
zebwa awamu nabajeemu, mujjukire lembeze oyo owamaanyi eyeewaayo
kano mubiseera bya Nuuwa buli okuweereza Katonda nga ya zituuki-
eyayingira eryato yeyabalibwa oku- riza. (nga byakola abikola ng’asinzii-
ba omutuukirivu, musuubira mutya 15 ra kwebyo abatukuvu byebaagala) 5
9
du eky’okusatu ekyabajaasi nemu- (Mat 24:37, Luk 17:26)
maka ga bantu. 11 omuduumizi 1 Omukulembeze owokutaano
oyo yali mukambwe nyo: nekitundu nakozesa obuyinza bwe, new-
eky’okusatu nekinyiiga nyo, n’aban- abaawo omuntu ow’amaanyi
tu bangi nebagwa kubanga balina enyo ngava mu kanisa nadda ku
obukambwe bungi. 12 Omukulem- bantu abensi: n’afuna obuyinza oku-
beze ow’okuna n’aduumira, ekitun- gulawo ebibonyobonyo ebitakoma,
du eky’okusatu eky’abakulembeze 2 nasumulula olutalo olutasirika;
nekikubibwa, n’ekitundu eky’oku- n’obulumi obungi nebuva mulutalo
satu ekyamaanyi gaabwe, nekitun- olwo, obulumi nebuyitirira ngob-
du ekyokusatu ekyabajaasi baabwe, 16 wekibonerezo ekisinga obunene,
10
ky’okubikkurirwa. sa okulala mu kanisa nga kugamba
1 Awo newalabikawo ekanisa nti twefunire akatabo kano
omuntu owaamanyi omubuulizi oyo (ye Yokaana omu-
ng’ava mu kanisa, nga tume) kaalina. 9 ekanisa nesaba
mutuukirivu; ngalina n’obunnabbi, Yokaana ekitabo (ky’okubikkulir-
nga mubuulizi wamaanyi nyo, nga wa) Yokaana nabagamba mukitwale
ayise mu kubonaabona okungi; 2 bituukirire; bijabanakuwaza nyo nga
Era yalina omulimu gweyaliko nga bituukiridde naye bijja basanyusa
bwebunnabbi, amaanyi ge gonna nyo nga mubisoma. 10 Ekanisa ne-
nagamalira ku bantu, ng’ebyensi kajja ku Yokaana nebitandika okutu-
yabivaako. 3 nayogera nga akaka- ukirira: nebijinyumira nyo nga ba-
sa n’okukakasa okungi nga kabaka bisoma naye buli ekyatuukirira ate
bwa yogera: bweyayogera ebintu nekibeeralikiiriza nyo nekibanaku-
ebiteekedwa okubaawo nebibaawo waza nyo. 11 Yokaana yaweebwa
mu bigaambo oba mu buwandiike. 4 obunabbi buno bwamirundi ebiri
ebiteekedwa okubaawo bwebaama- naye obwasooka bwali bwetoololera
la okubisoma (ky’ekitabo ky’oku- ku kanisa kyenkana yokka, awo ne-
bikkulirwa) ekanisa yali egenda bamugamba addemu awandiike ku
kubivuunula: newabaawo okuteesa bwogera ku bwakabaka bwensi yon-
okwava mu kanisa, nga kugamba na.
nti muleke ebintu ebyo mukyama Okunyonyola essuula ey’ekumi
so temubivuunula. 5 Omubulizi oyo n’emu
gwetwogerako (ye Yokaana omu- Essuula eno etulaga entandikwa
tume) nayimirira n’amaanyi aman- yenjiri ey,obwakabaka bwa Katon-
gi n’okukakasa okungi eri ekanisa, da n’abaweebwa okubutandika, aba-
6 n’ayogera n’obukakafu obungi nga buulizi ababiri n’omulimuu gwabwe
Katonda ye mujuliziwe, eyatonda eg- era nga bwebaliba.
ulu nensi nabuli ebirimu tewalisigala 18
12
ebyaliwo, munaku z’abatume.
1 newabaawo ebyewu- gulwa era nebajibwa mu bantu
unyisa mu kanisa, newala- abatya Katonda. 9 n’omwoyo omubi
bikawo ekibiina kya bantu 20 oguli mu ba falisaayo negugobeb-
13
n’obuyinza bwa Kristu we: kubanga gulwa.
aleetera ba ganda baffe okwonoona 1 Abantu abo ababi
yasuulibwa, abakyamya mu maaso nebadda ku byobu-
ga Katonda waffe emisana ne kiro. gagga eby’ensi. Awo
11 Nabo bamuwangula olwo kubo- newabaawo obwakabaka obwava
naabona kwa Yesu, n’olwekigambo mubantu , bwalina abakulembeze
ekyokutegeeza kwabwe; nebatayaga- kumi era zensi kumi era nga batud-
la bulamu bwabwe okutuusa n’okufa. de kunsi yonna, (ze continent mu-
12 Kale musanyuke mwe aba Krista- sanvu) nensi ezo ekumi nga zezif-
ayo namwe betukuŋŋaana namwe uga ensi yonna, era obwakabaka
naye zisanze abensi n’abamawanga: obwo nga bujjudde okwegulumiza
kubanga ababi base jemuli nga bali- n’okuzalawa. 2 obwakabaka obwo
na obusungu bungi, nga bakimanyi bwali bugezigezi nebikolwa byabwo
nti balina akaseera katono. 13 Aban- nga byakwepanka nenjogera yabwo
tu abo ababi bwebaalaba nga bawan- nga ba Kabaka abaamaanyi aman-
guddwa nebayiganya bubi nyo gi: n’omwoyo omubi omuli omululu,
ekanisa yabatume. 14 Ekanisa ya ba- netima ebbi byebyabusobozesa oku-
tume n’edduka, okunoonya obubud- wangula, n’okutuuka okufuga n’obuy-
damu, nesasaanira mu nsi ezeewa- inza obungi. 3 Awo ensi emu eri mu
la ewataali mmere jebaalimirayo, continent emu nekubibwa, nebeera
wabula jebaalabira enaku enyingi nga egudde naye neddamu nesitu-
balyoke bayigirizibwenga okutya ka; n’abantu bangi nebagoberera ob-
Katonda nokwetowaza mu maaso wakabaka obwo mungeri eyeewu-
ge, okumalira ddala ekiseera ekiw- unyisa; (ensi eyo eteeberezebwa oku
erera ddala nga n’ababi balaba. 15 beera Roma era obukatoliki. Roma
Abantu abo ababi nebalyoka bayuwa siyensolo yonna naye gwemutwe
ejje eddene balyoke babamalirewo ogwafuna ekiwundu ekyokufa naye
ddala. 16 naye abantu bensi abalala negutafa naye baakozesa akakodyo
nebayamba ekanisa nebalwana nam- ke diini abantu bangi nebabagobere-
ajje ago era nebagamalirawo ddala. ra) 4 Abantu nebatya nyo abantu abo
17 Abantu abo ababi nebasungu- 21 ababi kubanga olwebikolwa byabwe
14
ng’abuna amawanga ng’alina
Awo Yesu n’asinziira amawulire agemirembe n’emirembe
munsi yabatya erinya okutegeeza amawanga gonna n’abuli
lye, ngali wamu n’aba- muntu yenna mu diini zonna. (ekita-
tukuvube, nga bamutegeera nyo ye bo kino wano wekyalangibwa, kyo-
ne Kitaawe era nga bakola ebyo byay- ka siwoka ) 7 ngayogera n’okukakasa
agalira ddala. (Kino kyebayita oku- okungi nti mutye Katonda mumuwe
teekebwako akabonero oba erinnya ekitiibwa; kubanga ekiseera ekyo-
mukyenyi. bwekityo no okuteeke- musango gwe kituuse; mumusinze
bwako akabonero kensolo gwem- eyakola eggulu nensi nenyanja nen-
woyo omubi ogwokwagala enyo ensi sulo zamazzi. 8 n’omuntu omulala
era n’okola nga bwekola erinya lya ow’okubiri nagoberera ng’ayogera nti
Yesu ne Kitaawe gwemwoyo omu- bafudde abalimba bonna abaaleetera
tuukirivu ekitegeeza okwagala enyo ensi yonna okujeema. 9 N’omuntu
Katonda n’okukola nga bwayagala.) omulala ow’okusatu nabagobere-
2 Newabaawo okuteesa okwava mu ra nga ayogera n’okukakasa okungi
kanisa entukuvu ng’okuteesa kwa nti omuntu yenna bwayagala enyo
bantu abangi, era ng’okuteesa ebig- ensi era nakola nga bwekola, wadde
ambo ebyeteeka, n’okuteesa okwo olwomulimugwe, 10 n’oyo naye ali-
kwali mu kusinza, 3 Nebabuulira noza kubibonerezo bya Katonda eb-
enjiri eringa empya mubwakaba- italiimu kisa n’akusaasira; era alibo-
ka buno obwensi era mubantu ab- 26 nyaabonyezebwa mubibonyobonyo
15
abukulira, yali mukulembeze era nga bibonerezo bya Katonda.
alina obuyinza bungi. 15 N’omuntu 1 Ekintu ekyewunyisa
omulala najja, nga ayogera n’oku- ekyekitalo, ekitabangawo
kakasa okungi nti kozesa obuyinza nekibaawo mu kanisa,
bwo okuŋŋaanye abantu bo, kuban- Abakulembeze musanvu (Abakrista-
ga ekiseera ekyokubakuŋŋaany- ayo abatya Katonda) nga baze oku-
izaamu kituuse, kubanga abalonde- bonereza, mukubonereza kwa bika
mu bamaze okweteeka teeka. 16 musanvu okusembayo. Kubanga
N’omuntu oyo omukulembeze mu mu bibonerezo ebyo obusungu bwa
batuukirivu nalagira abantu abat- Katonda mwebutuukirira. 2 newa-
uukirivu bonna okujibwa mu babi, 27 baawo abantu abaali mukubonaa-
16
mu kusinza Katonda. 3 Nebaso- n’omwenda.
ma endagaano enkadde nempya 1 Newabaawo okuteesa
nga boogera nti bikulu era byakita- okwamaanyi okwava mu
lo ebikolwa byo, Mukama Katonda bantu, nga kugamba aba-
omuyinza we bintu byonna; ga bu- kulembeze bali omusanvu nti mu-
tuukirivu era ga mazima amakubo- tandike okuleeta ebibonerezo omu-
go ggwe Kabaka owemirembe sanvu kubantu abensi nga Katonda
n’emirembe. 4 Ani atalitya Mukama, bwayagala 2 Eyasooka natandika
n’ataliwa kitiibwa linya lyo? kubanga okukuba ensi; newabaawo obulu-
gweweka gwe mutuukirivu; kuban- mi obungi kubantu abensi, abakiriza
ga amawanga gonna galijja era gal- okuyitibwa abensi. (beebo abaagaa-
isinziza mu maaso go; kubanga ebi- na okuyingira ekanisa entukuvu)
kolwa byo eby’obutuukirivu birabise. 3 Ow’okubiri n’aleeta olutalo lwe
5 Ebyo webyaggwa newaba ensi ya kubantu abamawanga gonna; newa-
batuukirivu nga muyo mulimu ne baawo okufa n’okugwa ne bintu by-
nnabbi, ekikakasa nti Katonda ali- abwe byonna.
wamu n’abantu be. 6 Mubatuukirivu 4 Ow’okusatu n’aleeta olutalo lwe
nemuvaamu abantu musanvu nga kubajaasi nekubakulembeze, newa-
baze okubonereza mu bibonyoo- baawo okufa kungi. 5 Nempulira
bonyo musanvu nga ba bitiibwa nyo omukulembeze akulira abantu bon-
era nga bakulembeze. 7 Kabaka ( na ng’ayogera nti gwe omutukuvu
oba President owamaanyi aman- ggwe abaawo era eyabaawo, gwe mu-
gi) n’abawa obuyinza oba obukulu tukuvu kubanga wasala omusango
bwa mirundi musanvu nga Katonda bwotyo: 6 kubanga baabonyaabonya
bwayagala aba omulamu emirem- abatukuvu ne ba nnabbi, naawe ebi-
be ne mirembe. (Ekiramu awo kye- bonerezo byobawadde bibasaanid-
baayogerako kyekiramu ekisooka de. 7 Nekuntiko ya govrnment esinga
era ye mpologoma ekitegeeza Kaba- amaanyi negamba nti kituufu Mu-
ka). 8 N’abantu bangi nebalumwa kama Katonda, omuyinza we bintu
obujiji nga Katonda bweyayagala; byonna, gyamazima era jansonga
era tewaaliwo ayinza kubegatamu emisangogyo. 8 Owokuna naleeta
okutuusa ebibonyoobonyo omusan- olutalo lwe kubakulembeze; aba-
vu lwebyagwa. kulembeze nebatabukira nyo aban-
tu nebibonerezo ebingi. 9 Abantu
Okunyonyola essuula ey’ekumi 28 nebabonerezebwa nyo nyini ddala:
17
lwa Katonda olwokubonererezaamu mu nebajikuba nate.
abajeemu bonna. 15 (laba nzijira 1 Newajja omukubaku-
kulunaku lwemutamanyi. Aweered- lembeze omusanvu abaa-
dwa omukisa atunula nakuuma lina obuyinza omusan-
ebikolwa bye, aleme okuswala, era vu, nayogera ne kanisa nga agamba
baleme okulaba ebyonoono bye.) 16 nti kambabuulire ku musango gwa
Nebabakuŋŋaanya mukifo Amage- balogo abo abalina abantu abangi;
doni. 17 Ow’omusanvu n’aleeta olu- 2 Abakulembeze bangi begatan-
talo lwe; newabaawo okujaganya mu ga wamu nabo, n’abantu bangi ne-
kanisa entukuvu nga kwogera nti ki- basamiriranga mubo. 3 mubiro ebyo
wedde: 18 Newabaaawo okubuulira ensi yali yamaladda okukubibwa:
n’okuteesa n’okulagira; newabaawo newabaawo abantu nga bali muku-
entiisa eyaamaanyi nga tebangawo bonaabona nga tebategeera Katonda
kasookedde abantu baba kunsi, en- wamazima, nga baayala kunsi yon-
tiisa eyaamaanyi nge’yo. 19 N’aban- na. 4 Abantu abo baali bagagga naye
tu bangi nebeeyawulamu emirun- nga bali mukubonaabona, baali bu-
di esatu n’abantu bangi nebagwa: lungi era nga basibwamu ekitiibwa
n’abababulooni bonna nebajjukirwa kingi, baalina omulimu gwabwe nga
mu maaso ga Katonda okubonereze- ye diini eyaamaanyi ekola ebinyiiza
bwa Katonda. 20 N’abuli continent 29 Katonda, yenyingiza ey’obusamize
18
etuddemu sitaani? ziri lumwa wamu nabo kulwabwe,
1 Oluvanyuma lwebyo bwebaliraba ngensi eyo ekubiddwa
newabaawo omuntu ddala. (Okuva ku18:10-22 ebigam-
ng’ava mu kanisa, yali- bo byawo ebisinga tebiri mungero,
na obuyinza bungi, ng’ensi yonna kubanga ebisinga byawulirwa bu-
emukiririzaamu 2 N’ayogera n’oku- wulizi so tebyalabibwa era sibivu-
kakasa okungi nti egudde ensi ya 31 unudde.) 10 nga bayimiridde wala
19
abatukuvu bonma. byonna webirimala okubaawo ne
Ebyo webyaggwa ne mukama waffe Yesu nalyoka ajja)
wabaawo okujagan- 10 (ekanisa bweyalaba nga byonna
ya mu kanisa entukuvu bibaddewo ng’omukulembeze oyo
okwabantu abangi nga kwogera nti bweyabagambanga) nekakkana oku-
Aleruuya; Obulokovu, n’ekitiibwa, musaamu ekitiibwa, naye ye n’abag-
n’obuyinza bye bya Katonda waffe: 2 amba nti temukola mutyo; nange ndi
kubanga emisango gye gya mazima muddu munamwe era ng’abatume
era gya nsonga; kubanga asalidde n’abalanzi abalala (abansooka nze)
omusango ensi enene, eyayonoona musinze Katonda. kubanga enjiri ya
ensi n’obulogo bwayo, era awooled- Yesu (bwokoląnga bweragira) ng’ofu-
de eggwanga oly’omusaayi gwa bad- na omwoyo wobunnabbi. 11 New-
ddu be mu mukono gw’ayo. 3. Omu- abaawo ekyamagero mukanisa; era,
lundi ogw’okubiri ne boogera nti laba ekibiina kyabantu ekigya (ekya-
Aleruuya. N’okubonaabona kwayo va muggulu oba tubayite ba malayika
kwalubeerera. 4 n’emyaka ejiringa oba abatuukirivu abedda omuli ba
abakadde amakumi abiri mwabana nnabbi n’abatume) neyali akikuli-
jebaba najo nejijula n’abantu aben- ra ngaye Yesu asala omusango og-
jawulo ne bavuunama ne basinza wamazima. era awakanya ebikyamu
Katonda afuga mu bwakabaka obwo,
nga boogera nti Amiina; Aleruuya.
5 N’okuteesa nekuva mu bwakabaka
obwo nga kwogera nti Mutendereze
Katonda waffe, mmwemwenna abad-
du be, abamutya, abato n’abakulu. 6
Awo abatukuvu bonna nebajaguza
n‘amaanyi amangi, nga boogera nti
Aleruuya: kubanga Mukama Katon- 33 12 Yalina omwoyo ogunakuwad-
20
abadize ebintu byabwe) 19 mubiro 1 Awo newabaa-
ebyo waaliwo ba Kabaka abaafugan- wo omuku-
ga ebitundu byensi ebirala byonna, lembeze omu-
bwebaawulira nti Yesu agabye ebin- lala ng’ava mu kanisa
tu byabwe nebeekuŋŋaanya oku- entukuvu, ngalina obuyinza kunsi
muwakanya n’okumulwanisa yaboonoonyi jebaabawa, n’okugi-
(abadize ebintu byabwe) 20 obwaka- kuuma. 2 nakwata abajeemu bon-
baka obwo nebukwatibwa era wamu 34
21
bayibuli, ng’ebikolwa byabwe bweb-
yali. 13 n’abantu abamawanga gon- 1 Awo newaba obulamu
na nebajja ewasalirwa omusango obupya ( oba obwaka-
n’abaafa nebazuukira n’abo nebay- baka obupya): kubanga
imirira ewasalirwa omusango ne- obwakabaka obukadde bwali bu-
basalirwa omusango nga basinzira weddewo: n’amawanga nga tega-
kwebyo byebaakolanga. 14 n’okugwa kyaliwo (mubiro ebyo abantu bal-
era n’okufa nebisuulibwa munsi ya- iba batabuletabule) 2 newabaawo
boonoonyi, ekyo kitegeeza nti bonna ekibiina kya batukuvu, aba Israel
abaliba eyo baliba bagwa mubyenfu- abapya nga kyakatondebwawo nga
na byabwe era baliba bafa so bo te- bategekedwa bulungi nyo ng’omugo-
baliba balamu emirembe n’emirem- le bwategekebwa kulunakulwe ol-
be, okwo kwekufa okwokubiri. 15 wembaga. 3 Newabaawo oluvuu-
Era omuntu yenna ataasangibwa vuuma olwamanyi olwawulirwa mu
mu kitabo ky’obulamu, n’asuulibwa bwakabaka obwo nga boogera nti
munsi ejudde okubonaabona okun- laba ba nnabbi ba Katonda awamu
gi. (ekitabo ky’obulamu, kyekitabo n’abantu be, era anaatulanga wamu
ekivuunula ekitabo kyokubikkulir- nabo, nabo banaaberanga bantube
wa buli mutuukirivu yawandiikib- naye Katonda yenyini anaabeeran-
wamu era bwokisoma osobola oku- ga wamu nabo, Katonda waabwe: 4
manya oba nga mwoli oba toliimu.) naye alisangula buli ziga mu maa-
so gaabwe; era okuffa tekulibaawo
Obwakabaka obwa katonda mubo nate; so tewaabengawo nate
Obunabbi buno baasooka nebaba nakku newankubadde okukaaba
ng’ababukomeza ku 21:8. awo newankubadde okulumwa: ebyolu-
ebisigadde nebatulaga omu ku bereberye biweddewo. 5 n’oyo akuli-
bakulembeze omusanvu abalina ra obwakabaka obwo nayogera nti
obuyinza kuntalo ezireeta enko- laba, byonna mbiziza buggya. n’ayo-
merero: nga yabiraga ekanisa mum- gera nti wandiika: kubanga ebigam-
woyo, ekikakasa kyekino (Okub bo ebyo bya bwesige era bya mazi-
21:2) baatulaga ekibuga ekiggya nga ma. 6 Naŋŋaamba nti bituukiridde
kika, ateera mu (Okub 21:10) ne nze ndi alfa ne omega ( A ne Z )
baddamu nebakitulaga, ekyo kite- okusooka ne nkomerero. ndimu-
geeza baabidamu, baali batulaga wa buwa alina enyonta okunywa
omubuulizi, eyategeeza ekanisa nga mu luzzi olwamazzi agobulamu.
bwebiriba, Oyo ye yavuunula ekita- 7 Awangula alisikira ebyo: nange
bo ky’okubikurirwa, era ekanisa bw- nnaabeeranga Katonda we, naye
eriraba byonna nga bituukiridde nga anaabanga mwana wange. 8 Naye
bweyabagambanga, eri musaamu 36 abati, n’abatakkiriza, n’abagwag-
22
okudda. eyavuunula bino ‘ekanisa nesobola
1N’abuulira ekanisa okubitegeera’’. 9 naye ye nagamba
(eyebiro bino) aban- ekanisa (eribeerawo ebisinga obun-
tu abalifuna obulamu gi nga bimaze okutuukirira) nti laba
obutagwawo nga bwebaliba; baliba temukola mutyo: ndi muddu mu-
mu bitiibwa ebiyitiridde, nga bali namwe era omu kuba nnabbi, n’abo
mu bwakabaka bwa Katonda n’ob- abakwata ebigambo ebyekitabo
wa Yesu, 2 nebeeyagaliranga mu kino: musinze Katonda. [Abolugan-
nsi yabwe nga balina ekigendererwa da musuubira mutya, lwaki Malay-
kimu, era nga beetoolodwa Yesu, ika ono baayita baganda be beebo
Yesu alikolanga enkuŋŋaana kumi boka abakiriza ekitabo kino?, mbag-
na biri buli mwaka, Akolayo oluku- amba mazima nti ekiseera kijja era
ŋŋaana lumu buli mwezi, nebiva kituuse buli atalikiriza kitabo kino
mu lukuŋŋaana olwo nga byakuma- ‘‘ekivuunula ekitabo ky’okubikkulir-
la buli nsonga yonna ey’omuntu. 3 38 wa era ekiyitibwa enjiri eyemirembe