Download as pdf or txt
Download as pdf or txt
You are on page 1of 3

CENTRAL COLLEGE MITYANA

Star Campus-The Home Glory


End of Term One Examinations
S.6 Luganda paper two
P360/2
Obudde: Essaawa ssatu. (3)

EBIGOBERERWA
 Olupapula luno lugabanyiziddwamu ebitundu bisatu
 Ebibuuzo byombi mu Kitundu A ne C byabuwaze
 Mukitundu B londa nga bwolagiddwa
 Ddamu ebibuuzo nga bwolagiddwa mu buli kitundu

EKITUNDU A

 Ddamu ebibuuzo byonna mu kitundu (a) ne (b) obubonero (3)

1. (a). Kyusa ekitundu kino okizze mu lulimi oluganda.

Over the last several decades, women around the world have made significant gains in areas such
as health, work and education since the 1950’s women’s life expectancy has increased from 49 to
68 years.

Since the 1960’s women’s participation in the labour force has risen from 33 per cent to 54.
Since the 1970’s literally rates for women have risen from 54 per cent to 64 cent. And since the
1980’s the gap between girls and boys enrolled in secondary school has narrowed from 80 girls
to go girls enrolled per 100boys.

Although the education gap between men and is wide, more men than women are literate. The
difference is greater in less developed regions.

(Extracted with minor modification from daily monitor 9th may 2001 by Eunice Nyambi)

1. (b). Kyusa ekitundu kino okizze mu Luganda


Abakozi 60 ku faamu yebimuli badusiddwa mu dwaliro e Bulaga okujjanjabibwa
oluvannyuma lwokuwunyiriza eddagala ly’obutwa eryatereddwa mu bimuli

Abakozi bano, bakolera ku faamu ya royal Van Azanteen e Nkonya mu ggombolala ye e


nsangi mu disirikiti ye wakiso.
Abakozi abalwadde, babadde balabirira ebiyumba bibiri nga bano be baayisiddwa obubi ne
badusibwa mu dwaliro lya first care medical centre e Bulaga.

Babadde basesema, baddukana, embuto nga zibaruma nga nabasobodde okwetwala mu


dwaliro nga bali mu bulumi buyitrivu.

Abamu kubakozi bagambye nti batandika okuwulira obubi nga baakayingira ekiyumba ekyali
kyakafuyirwa.
EKITUNDU B

© Central College Mityana EOT I Examinations-2018 1


Mu kitundu kino ddamu nga bwolagiddwa.

2(a) ku mitwe egikuwereddwa ,londako gumu owandiike emboozi yabigambo nga


400.(obubonero 30)

(i) “Mwana muwala yakinkola”

(ii). omuganda n’omwenge

(iii). obusimu bu buli wendi nkufuna bwe buletedde obutabanguko mu maka okweyongera
kubaganya ebirowoozo.

(iv). Nnamutikkwa w’enkuba yabaleka bafumbya miyagi.

OBA
Ku mitwe egikuwereddwa, londako ebiri owadiikeko nga bwolagiddwa. (obubonero 25 buli
mutwe)

(i). Olukiiko lw’ekyalo lutudde, ku nsonga ezitali zimu, ggwe nga omuwandiisi waalwo teeka
mu buwandiike ebiteeso by’olukiiko.

(ii). Wandiika omukko mu mawulire nga wemulugunya kunkola ya Gavumenti eya bonna
basome mu masomero ga ssekendule.

(iii). Waliwo omuti gwamasanyalaze ogwagwa mu kitundu kyamwe. Wandiikira omukulu wa


poliisi mu kitundu kyamwe nga wemulugunya ku bakozi ba UMEME abatafuddeyo kugujjawo.

(iv). Gwe omuku bayitiddwa ku mukolo ogwategekeddwa kukyalo kyamwe. Wandiika


by’onoyegera eri abazadde kukunza yabaana.

EKITUNDU C
Funza ekitundu kino mu bigambo nga kikumi (obubonero 20)
Nga maliriza okusoma mu mwaka gwa 1941, nafuna omulimu mu kkomera eluzira. Eyo
nakolayo okumala emyaka ena, kwe kugamba nti okutuusa ssematalo ow’okubiri weyagweera.
Mu mwaka gwa 1946, nakyusa okuva mu bwa kalaani e luzira ne nzira mu kitongole kya puliisi
ekikessi omwo nno nnakakulungulamu emyaka kumpi kumi n’etaano, kyoka omulimu guno
nkyagwagala kubanga nfuna omusaala ogweyamba.

Omusaala guno, gwansobozesa okwezimba nga nkyali muvubuka. Mukwezimba kuno, nagula
mmotoka kapyata, nagula ekibanja nnakitokolo, ne nzimba n’enyumba kwokomya amaaso. Ate
olw’okubanga okuva mu butto bwange nayagala nyo okuyigga, olwafuna ku nsimbi eziwera ne
ngula emmundu lwa samayinja. E ,e wamma gwe ne nneegombebwa bangi;

Bwentyo nalabika nga nsooloobye nnyo ku balenzi bannange betwakula nabo, era enzaalwa
z’okukyalo kye waffe ekiyitibwa kaabubiro.

Ekyo tekyewunyisa, kubanga bo olwasoma ne batuuka mu kibiina eky’okubiri n’abalala mu


ky’okusatu nga eby’okusoma babigyamu enta. Abamu badda mu kukuba mbirigo, abalala nga
bakuba nkugo, abalala nga bafuuweeta bidde, abalala nga bakwana bakazi, nabandi nga

© Central College Mityana EOT I Examinations-2018 2


bagomoka okwo ku kyalo nga batangatanga bwebatyo, oluusi ne batuula. Omwenge nga gufuuse
emmere yabwe eya buli lunaku, nga gwe gufuuse ebikunta byabwe, ate ne gufuuse ebikunta
byabwe, nga gwe gufuuse ekintu eky’okubazzaamu endasi, anti nga bwe baba tebannekamirira
mpaayo ziweera taano buli omu, tebaba na maanyi. Wabula omulenzi omu eyali ayitibwa
kaweka ye yawo kana ku mugendo nasoma nagwekerera. Oluvannyuma nafuna omulimu ku
Kampala ogwali gumusasula obulungi.

Abataka abagalana ne balima akambugu” nze ne kaweke okuva lwe twali tusibuka ku kyalo
kimu, twakola omukwano ogutali mwangu gwa kuzaala. Nze nnali sisobola kunsinzira mu maka
gange agaali mu mabira ekyaggwe okujja okukola, kyenva mpangisa ennyumba mu “kkwota” e
Ntinda. Munnange kaweke naye teyanjabulira yapangisa ennyumba eyali eiraanye eyange. Awo
we twavanga, nga tugendera mu motoka yange, netugenda tulingiza ku bannakazadde baffe abali
babeera ku kyalo kaabubiro, eyo mu Gombolola ya ssabawaali mu kyaggwe.

Mmotoka yange yafukira ddala yaffe abairi si lwakubanga twagatta ssente, wabula ol’okubanga
omukwano gwali gutasaza mu kasu. Kaweke buli we yayagalanga okugenda nga muwa buwi
mmotoka nagenda, ate olwo nga maze n’okumuyigiriza okugigoba.

Emirundi egimu yansabanga n’agenda ku bannakabutuzi, nze bwenabanga sigenda. Oluusi


yansabanga siigenda. Oluusi yansabanga n’atambula eggendo endala zeyabanga ayagadde.

Mu luvannyuma ennyo, namu nyoolera ensingo ne ntandika obutamuwa mmotoka, kubanga


nakizuula nti emirundi egimu yannimbanga nti agenda kulaba mu zaala ate nakafuukayo.
Nakimanya luvanyuma nyo nti yali alina namywanyi be ku kyalo okwo, abaali
bamwonoonya.nze yankyawa olw’okumunenya, n’atuuka ne ku kunteegezaamu okunzita!

“BIKOMYE WANO”

© Central College Mityana EOT I Examinations-2018 3

You might also like