Download as rtf, pdf, or txt
Download as rtf, pdf, or txt
You are on page 1of 14

LET US BE RENEWED

Let us be renewed in Christ Let us be renewed (2)


Let us be renewed in Christ,
Family of God let us be renewed

1. Come holy spirit fill our lives,


Let us be renewed in Christ the truth
Let us be renewed in the prince of life
Christ is the way to the father.

2. All church leaders, civil heads


Fathers and mothers, children and youths
All you faithful join the march
On the way to he father.

3. Civil servants, women and men


Jesus Christ your model hoists the flag
Lift up his banner tread the path
On the way to the father.

4. Prodigal children do not lose heart


Merciful father spreads his arms
Free from the darkness return to God
Christ is the way to the father.

5. Holy Virgin Mary intercede for us


Martyrs of Uganda pray for us
That we may look for the way of life
Christ is the way to the father.

MU NNAKU ZA KAREMA.

1. Mu nnaku za karema, katonda atuyita;


Nti mujje, musonyiyibwe, ebibi byammwe biggwe.
Leero tubonerere tuwone omuliro
Katonda atusaasire, atuwe ekisonyiwo.
Mujje mmwenna mwenenye, ebibi byammwe biggwe.

2. Bangi bafa bulijjo, nga bali mu ntubiro,


Nebatasonyiyibwa nga bukomye obw’ekisa!

3. Ogamba, ggwe omukaba; nti ndibonerera edda!


Walumbe atalaga, ajja kibwatukira.

4. Nawe omulyazamayi, ne bw’okungaanya ebingi


Mu budde obw’okufa, mpa kantu k’osigaza.

5. Wulira ggwe agayadde! Ogamba nti mpummudde!


Walumbe atalaga, ajja kibwatukira.

6. Ggwe agenda ku sitaani, leero nno oligamba ki?


Katonda ng’akugobye, nti vvaawo! Toli wange.

7. Omukyufu ggwe okira, okunyiiza Omukama,


Wamulyamu olukwe, nga Yuda omuboole.

8. Mu nnaku za karema, katonda akyasaasiira


Tagaana kusonyiwa, bonna ababonerera

ATENDEREZEBWE OMUKAMA
Atenderezebwe omukama,
Atenderezebwe omukama Katonda w’amagye
Atenderezebwa omukama,
Agulumizibwe omutonzi w’egulu n’ensi
1. Mu kiggwa kye ekitukuvu…..tumutende
Mu ddoboozi ery’entongooli ……
Mu ngoma ezo ne mu nnyimba……
Mu ngoye envuzi n’amadinda…….
2. Kumakya bwe tugolokoka……
Mu mirimo egya buli ngeri……
Mu nngendo ezo eza buli ngeri………
Ekiro bwe twebaka otulo………

3. Mu kitambiro ekitukuvu…………….
Mu ssaala eza buli ngeri……………
Mu ssanyu nga tusagambiza……….
Mu nnaku bwe tunakuwala…………

4. Bassabamalayika eyo mu ggulu………


Bamalayika eyo mu ggulu……………
Abatukirivu aba buli ngeri………..
Bannamukisa abajulizi…………

5. Ebinyonyi ebyo mu bbanga……….


Ebyewalula n’ebiwuka………..
Ebisolo eby’eyo mu nsiko………
Ebyennyanja n’ennyanja……….

6. Ebinene abyaka waggulu………


Amasozi n’emitendera……….
Ebimuli ebya buli ngeri……….
Ebitonde byonna eby’ensi…………

7. Ffe nga tukyali ku nsi kuno………..


Ne bwe tuligenda mu ggulu……….
Twesiime naye olubeerera …………
Emirembe gyonna mu ggulu…………

KUUMA EBISUUBIZO

Kuuma ebisuubizo bye wasuubiza


ng’obatizibwa Kristu n’omusenga,
wamalirira toddirira.
Nnyaffe Eklezia akusaba, nnywera
okule mu kukkiriza Katonda ani oyo
gw’onoonya? Gwebatakuwa ku luli
ng’obatizibwa.

Kristu yatugamba twerinda abalanzi


ab’obulimba bali ababuzabuza
• Bakuwa eddiini ennyangu, weerinde
mwattu ozaawa
• Bakuwa Kristu omwangu, weerinda
mwattu ozaawa.
• Bakuwa obugagga obwangu, weerinde
mwatu ozaawa.

Eddiini si byewuunyo, ne sitaani naye


abikola nnyo

Eddiini si kwesanyusa, ne sitaani naye


asanyusa nnyo

Empeera y’abalungi ekusuba, obanga


tofubye tonywedde
Empeera y’abalwana ekusuba, obanga
togumye tonywedde
Empeera y’abalungi ekusuba,
okusamira kuleke ozaawa
Empeera y’abalwana ekusuba eddiini
ziizo zibuna

LET YOUR LIVING WATER


1. Let your living water flow over my soul,
Let your Holy Spirit come and take control,
In every situation that has troubled my mind,
All my cares and burdens unto you I roll.
Jesus, Jesus, Je—e---sus.
Father, Father, Fa—a—ther.
Spirit, Spirit, Spi—i—rit.

2. Come now Holy Spirit and take control,


Hold me in your loving arms and make me whole,
Wipe away all doubt and fear and take my plight,
Draw me to your love and keep me by your side.

3. Give your life to Jesus let him take control,


Let him take you in his arms and make you whole,
As you give your life to him, he will make you free,
You will live and reign with him eternally.

VENI SANCTE SPIRITUS

Veni Sancte Spiritus ( Holy Spirit Come to us)

1. Come, Holy Spirit, from heaven shine forth with your glorious light.
Veni Sancte Spiritus

2. Come, Father of the poor, come, generous Spirit, come,


light of our hearts.
Veni Sancte Spiritus

3. Come from the four winds, O Spirit, come breath of God; disperse
the shadows over us, renew and strengthen your people.
Veni Sancte Spiritus

4. Most kindly warming light! Enter the inmost depths of our hearts,
for we are faithful to you. Without your presence we have nothing
worthy, nothing pure.
Veni Sancte Spiritus

5. You are only comforter, Peace of the soul.


In the heat you shade us; in our labour you refresh us,
and in trouble you are our strength.
Veni Sancte Spiritus

6. On all who put their trust in you and receive you in faith, shower all
your gifts. Grant that they may grow in you and persevere to the end.
Give them lasting joy!
Veni Sancte Spiritus

HOLY SPIRIT DWELL IN ME

Holy Spirit dwell in me


Touch my eyes that I might see
All your goodness grace and pow'r
Stay beside me ev'ry hour
Be my drink, be my living bread
Keep me sheltered, keep me fed
Holy Spirit, Holy Spirit dwell in me

Holy Spirit comfort me


Let my heart be one with Thee
When I'm worried soote my mind
Let me sweet contentment find
May I run this wicked race
Filled by your amazing grace
Holy Spirit, Holy Spirit comfort me

Holy Spirit rescue me


Set my soul completely free
Beside Jordan make my bed
In God's bosom lay my head
Let me live in a brand new place
See my blessed Savior's face
Holy Spirit, Holy Spirit rescue me

Repeat Verse 1

Holy Spirit, Holy Spirit dwell in me

EKISA KYA KATONDA


1. Ekisa kya Katonda nga tekitendeka
Gwe bwe watonda omuntu edda wabakola bombi.

2. Ababiri bwe bajja mu maaso go bombi


Kakasa okwagalana kwebalina bombi.

3. Tukuza endagaano zebakuba bombi


Babeerenga babiri okuva olwaleero.

4. Adamu ye yasooka n’Eva muganzi we


Wabagatta gwenyinni n’obawa omukisa.

5. Omukwano omulungi gufuka bufumbo


Bwe wassako etteka bwa babiri bokka.

6. Basanyukke bulijo mu bufumbo bwabwe


Bakubagizibwe nnyo nga bafuna abaana.

7. Yozefu ne Maria tubabakwasiza


Mubasabe bulijo mu nnaku n’essanyu

8. Katusabe Katonda mubeere balamu


Mwagalane bulijo okutuusa okufa

AYI YOZEFU GWE OMWESIGWA


Ayi Yozefu gwe omwesigwa, katonda gwe yalonda gwe nakuwa
okukuma Yezu ne Maria naffe no tuyambe.

1. Gwe eyakuma Yezu ne Maria,


omutonzi ye beyakukwasa
Yesiga gwe nalonda gwe ssemaka asanidde.

2. Omukambwe Erodde ng’amunonya,


Ekiro mu ttumbi wamutwala
N’oddussa oyo n’omukuma taata gwe wamuwonya.
3. olugendo lwaffe nga lutuuse,
Gwe omuyambi yamba tujje gyoli
Twesiga gwe anaatutuusa, gyli gwe mu kwesiiima.

BABA TUNALETA VIPAJI


1. Baba tunaleta vipaji twakuomba sana
pokea
Baba tunaleta vipaji twakuonba sana
pokea
Twaja kushukuru kwa yote unatujalia
wanao
Baba tunaleta twakuomba sana
pokea.

Baba tunasema asente e x2


kutupa uzima asantex2
Kwatukuomboa asantex2
kutuwekahuru asante x2

2. Mkate na divai twaleta ……..


Ndoyo kazi yetu wanao ………….
3. Mazao ya shamba twaleta ………..
Hata ni kidogo twaleta ………….
4. Nazo fedha zetu twaleta ………..
Utupe Baraka twaleta ……………..
5. Pia nyoyo zetu twaleta …………
Japo ni dhaifu twaleta …………….

EBINTU BYOONA

Ekigarukwamu;
Ebintu byoona obiheebwa Ruhanga.

1. Mwije inywena tutwale ebisembo………..


Bambi mwije tugende kusiima……………
Nyantasiima takenga Ruhanga…………...
N’ebirungi Omuhangi omuhaire………….

//Oti rundi kuhweza takweza…………….


Iwe wenka Rugamba oli woha?..............//2

2. N’ebitungwa obihanga ka kwaha?.............


Bambi mwije tugende kuhonga……………
Ebisembo Ruhanga atuhaire………………
Iwe wenka kisembo rubanza………………

//Oteho ebi ebitungwa akuhaire…………


Oyehwemu omugonze Ruhanga………//2

3. Obitunga Ruhanga abitwale………………


Abitwale biyambe abaseege………………
Naabo boona abataaga obuyambi…………
Itungo lw’ensi kisembo kirungi……………

//Alitunga alikengakurungi……………….
Atalija kufeerwa Ruhanga………………//2

4. Atamwiine ali kindi bagenzi……………….


Taina kantu mu banka ya Bwera!.............
Bambi mwije tugende kusiima…………….
Kandi n’omutima gw’okugonza…………..

//N’agutamba abasiime abagonze………..


Mweyahurre obugwetwa oburungi……//2

5. Banka yanyu; Ruhanga Mulinzi…………


Olisanga obugwetwa oburungi…………..
Ninkugamba olitaaha ohunirre…………..
Abo boona abamwiine mu mwoyo…………

6. Ebintu byoona biheebwa Ruhanga x2


Okusiima ngire nta, Ruhanga wange,
Okusiima ngire nta, Ruhanga wange
Onkolire ebirungi mu bwomezi bwange.

7. Ampaire ebirungi…
Ampaire obusinge…

8. Ampaire amaani…
Ampaire abaana…

9. Ampaire obwenge…
Ampaire omuhanda…

10. Ampaire okusiima…


Ampaire okuhweza…

TYER WA

1. Tyer wa wan watyero iri,


Wonwa game ki yom cwiny*2
Watyero mugati
Watyero cente
Watyero vini
Yao, yao, yao wawoto yao,yao,yao
Watyero tyer maleng ki Rubanga won.

Wun lodongo
Wun awobe
Wun anyira

2. Tyer wa wan watyero iri


Wanwa game ki yom cwiny
Watyero camwa
Watyero chinywa
Watyero tichwa
Yao, yao………..

Wun lonyondo
Wun lotion
Wun Lokristo

3. Tyer wa wan watyero iri


Wanwa game ki yom cwiny
Tyer pa lotion
Tyer awobe
Tyer pa anyira
yao………

EAT THIS BREAD


Refrain
Eat this bread, drink this cup,
come to me (him) and never be hungry.
Eat this bread, drink this cup,
trust in me (him) and you will not thirst.
1. I am the bread of life, the true bread sent from the Father
2. Your ancestors ate manna in the desert,
but this is the bread come down from heaven
3. Eat my flesh and drink my blood,
and I will raise you up on the last day
4. Anyone who eats this bread, will live forever
5. If you believe and eat this bread, you will have eternal life

MUJJE BAANA BANGE


1. Mujje baana bange, mujje Bantu bange
Mujje nze mbaliise, nge era nze mbanywesa,
Anywa omusaayi gwange, alya ennyama yange,
Mu ye mwenzija nze n’omwange ye n’ajja.

2. Ye nze ntanda yammwe, ey’olugendo lwammwe


Mundye nze mbatuuse, ewa tata gyenva,
Gy’ali abalindiridde(mwenna), musembere okugabana,
Ku mbaga abalinze, mu bulamu obw’emirembe.

3. Ye nze kkubo erituusa, mu bulamu obw’emirembe


Ye nze bulamu bwammwe era amazima gammwe
Singa munzikiriza, singa mungoberera
Mwenna nze mbatuusa, mu balamu obw’emirembe.

4. Ye nze muti ogutinta, nga mmwe matabi gange


Mmwe mwekwate ku nze muleme kufa kuvunda,
Ye mmwe matabi gange, mmwe munywerere ggulugulu
Nga mwekutte ku nze, nzekka bulamu bwammwe.

5. Ye nze musumba wammwe, ow’okuliisa endiga,


Ezabula nzinoonya zidde eka mu kisibo
Zonna eziyongobedde, ezo nzijjanjaba
Mudde mu mukwano, ogwa taata wammwe.

6. Mujje gyendi mwenna, mujje abatuuyana ennyo,


Mujje mmwe abakoowu, mujje mmwe abakaaba,
Mumpe emisango gyammwe, byonna ebizibu byammwe
Byonna nze mbigonze, kye kyandeeta mu nsi.
7. Mujje abaagalwa ennyo, mmwenna abantu bange
Mmwe taata be yampa, abanzikiriza mmwe
Mujje mbawe emirembe, muleke ensi etabagasa
Mujje mweyune nze, mbalage taata wammwe.

8. Ndiisa n’omugaati, nnywesa Yezu wange


Jangu nkyalirwe ggwe, obe mugenyi wange
Ompe okukwagala ennyo, nkyawe ekibi nnamuzisa
Ontwale ggwe Yezu, ewa taata gy’ova.

TAKE MY LIFE AND LET IT BE


1. Take my life and let it be
Concecrated Lord to thee
Take my moments and my days
Let them flow in ceaseless praisex2

2. Take my hands and let them move


At the impulse of thy love
Take my feet and let them be
Swift and beautiful for thee.x2

3. Take my voice and let me sing


Always only for king
Take my lips and let them be
Filled with messages from theex2

4. Take my silver and my gold


Not at might would I withhold
Take my intellect and use
Every power as thou shall choose x2

5. Take my will and make it thine


It shall be no longer mine
Take my heart it is thine own
It shall be thy royal throne x2

6. Take my love my Lord, I pour


At thy feet its treasure store
Take my self and I will be
Ever, only, all, for thee. x2

YEZU NDABA

1. Yezu ndaba, nga nkomyewo gy’oli


Nkakasizza, okwenenya ekibi.

Ayi nsaasira Yezu, nze akwesengereza;


Sikyaddamu kujeema, ayi nsaasira Yezu, nze akwesengerezza
Sikyaddamu kujeema, bbanga lyonna.

2. Ngoberere, Maria omwenenyi,


Nneevuunise, nga nkowoola gy’oli

3. Gira ekisa, ku lw’omusaayi gwo,


Njazirana, njazirana, omponye omuliro.

You might also like