Download as docx, pdf, or txt
Download as docx, pdf, or txt
You are on page 1of 5

MWENNO TEMUTEREBUKA/ JUDE LUWAGGA

Tnr. Bantu Ba Katonda*3 temuterebuka*2, temuterebuka *3 mulabirenga Kubajulizi.

1. Bwebannabayigganya bwebanabakonjera temuterebuka, mukubonabona mmwe nga


musobeddwa temuterebuka, munnywererenga ku Kristu anabawanguza mu byonna nga
bweyawanguza abajulizi.
2. Twewale ebikolwa ebyekko tweyise bulungi eri bannaffe, tulangirire ekigambo kyomukama
ngatulabira kubajulizi baffe.
3. Abajulizi abo aba Uganda tebaterebuka, bevamu beewayo, babonnabona banywerera ku
kristu nnabawanguza. Nammwe mufube nno mwevemu mubalabireko mulangirire Kristu
omukomerere alibatusa eyo mukitiibwa kya Kitaawe.

MEGWA MARIA / Polycarp Ochola/Prof. Tamusuza.

Bass> CHRS , Maria Megwa Maria, legpi wa min la lar Rwot Rubanga, ogo tangane otimwa kica
omiwa Kuc.//*2

1.Maria daker wajolokwe naki cwiny maleng kiworo, kwena pa Rubanga mwenywa Lo Lar lar, wun
lwac mengom bei wanyut cwiny maber calo Maria.

2. Maria daker walimola mine Elisabeta otite, mebe domin la lar manlok pala cwec, wun lwac
mengom beiwa nyut cwiny maber calo Maria.

OMUTETSIBWA

1. Omutetsibwa omunyemibwa okahiirwa Maria, abarangi bakakuranga, omubantu


nyakubahanga niiwe yatetsize Maria.

Chrs/ Abomwiguru kabakwevugire omuhaisibwa Maria, abomunsi katukutangirire


omuhimbisibwa Maria.

2.Nyakurokoka okahonoka omukundwa Maria , Nyamuhanga akakurunga omukyeno


okaguhunga niiwe mponoka Maria.
3.Nyakubonera, okashemera nyonga rwizi Maria,Ezo ngingo zitarijunda oburungi
bukazihunda niiwe nyongore Maria.
4.Omurigirwa omutakirwa okazaara Maria,Ogwo mwana akatuzoora ejo ndyarya
akagihoora niiwe mukiza Maria.
5.Omuhaisibwa okakwatsibwa ensi yona Maria, obone bona kubarinda , rwabibi yaija
kumuhinda ,mbwenu humbya gye Maria.

NYAKWERA NKENYANGI
1. Nyakwera nkenyangi kasingye iwe Maria, Muzaire wabantu bahwere nyamukiza.

Chrs / Muzaire waitu yaiwe bugingo bwera otwine ,muhwezi waitu bambe mutamba
byona turinde.

2. Mutungi weginsi na bwera nyakugiza muhiirwa muhwezi gihwere nyamukiza.


3. Mukundwa ba naitwe, butosha turindegye, nyonyozi nshugaane tukwehe tugwirwe
gye.
4. Mukunzi weginsi ka niiwe bahimbisa mutambi weirungu kaniiwe beyambisa.
5. Muhimbo gwenzaahi abensi bagorore bazoore bagwire bareete tweyongyere.
6. Irembo ritasya batasye beemurikye muhebwa muganzi batungye bananukye.

NNAABEERANGA MU MUTIMA GWA MARIA / SR.SARAH NNAAMALA/ FR. PATRICK ONYANGO

CHRS/ Nnaabeeranga mu mutima gwa maria omuddabiriza nnaabeeranga mu mutima gwa


mmange nnaabeeranga mu mutima gwa maria omuddabiriza nnaabeeranga mu mutima gwa
mmange, nnaabeeranga mu mutima gwa mmange./2

1a/ Omutima gwa nnyaffe maria gwategekebwa Omukama, ye nnyumba ya trinita entukuvu
ejjudde enneema.

b/Omutima gwa nnyaffe Maria Gwagunjulwa Omukama nnaguyigiriza okukolanga Katonda


kyayagala.

c/Omutima gwa nnyaffe Maria gwafumitibwa ekitala , nnaguyigiriza ebikusike kukyama


kyomusalaba.

d/Omutima gwa nnyaffe maria gwatukwasibwa Omukama okusobola okuwona omulabe


mwetubanga twekukuma.

Maama omwana wo nzuuno maama nkusaba onyambe byesimanyi bingi maama nkusaba mbiyige
oluusi akasirise Kalema yezu nesimuwuliriza ndabye nenekkolera ebyange sso si katonda kyayagala
, ndikola ntya okuddabiriza Omukama gwenyiiza ntyo njagala mbere mu ggwe onngunjulire
mumutima gwo maama.

CODA//Mmwennaabeeranga mu mutima gwa maama mwennaabeeranga ennaku zonna maam


nkusaba onkume, mmwennaabeeranga mumutima gwa maama mwennaabeeranga ennaku zonna
maria nkusaba onnyambe.

BASS/ Mwe mba njigira okunoonya Omukama mu byonna, ALL/ nnaabeeranga mu mutima gwa
Mmange.

Mwe mba njigira okuzuula Omukama mu byonna..........................................................

Mwe mba njigira okugunjulwa Omukama mu byonna ................................................................

BACK TO CODA//Mwennaabeeranga mu mutima ..................................FINE/

TUNAKUSHUKURU MAMA MARIA

Refrain/ Tunakushukuru mama Maria kwa neema unazo uombea asante mama wa Yesu uliye na
huruma, uzidi kutuombea paka saa ya kufa./2.

1.Mama wa yesu mama mfariki wetu, asante sana kwa kutusimamia.

2.Maombezi yako yatutia nguvu asante sana maria mtakatifu.

3.Tuna furaha tunamatumaini, kwakuwatunawe mama wa huruma.

4.Mama wa YESU Ewe mama Maria ,tusaidie tushinde vishawishi.


EWE MAMA MARIA / P.F.MWARABU.

CHRS/ Ewe mama Maria Mama yetu mwema Mama wa Mungu, sis wanao leo
tunakusalimu,salamu mama./2

1.Mama wa Yesu Kristu, mama yetu maria, utuzame sisi tunao kuheshimu.

2.Ee Mama yetu mpenzi siskia ombi letu, katika shida zetu kwa mwanao tuombee.

3.Ee mama mbarikiwa ,mama safi ya moyo,mama mwenye huruma uwenasi daima.

4.Mama wa neema nyingi ,mama yetu maria, tusaidie mama,tufike juu mbinguni.

EE BIKIRA MWEZAJI

1.Ee Bikira mwezaji Ave maria, msikiliza mwombaji Ave Maria.

CHRS/ Tafadhali ni Fadhili na ujima , ee mama mwema AVE, AVE, AVE MARIA.

2.Duniani daima ave Maria, tunahitaji msaada ave maria.


3.Katika udhaifu,ave maria, utupatie nguvu ave maria.
4.Msaada mu wakristu Ave maria, tupeleke kwa Mungu ave maria.

BIKIRA MARIA OWE FATIMA/ WHITE FATHERS

1. Munnyenye yokunnyanja liiso lyaboononyi, Fatima Watuyita ffenna tujje gyoli.

CHRS/ Nnyina yezu kristu ku Kalvariyo, watuzaala ffe abantu tuli babo, nnyina
omulokozi mugole waffe kabaka wa Rozari beera nnyaffe.
2. Maria gutusinze gutuuse ne mu vvi,ssonyiyisa ffe aboononyi tugye ku sitaani.
3. Abalungi banyweze nga baagala Yezu, tuwe ne munsi yaffe abatuukirivu.
4. Ggwe nsulo yebirungi Mugabi weneena, nokutuuka ku yezu kubbo eritakyama.
5. Tukukwasizza byonna essanyu ne nnaku ,bye biwonge byasima biwereze yezu.
6. Akassera katuuse otuwolereze ,laba bwe tunyikkidde ssaala ne ssapule.
7. Tukwate ku Mukono mu budde obwokufa , otutwale eri Yezu kumpi ne Katonda.
8. Beera kabaka waffe naddala jjukira, ngensi yaffe Uganda Bagikusingira.

MMUNYENYE YOKUNYANJA/ WHITE FATHERS/MUKISA MICHAEL

1.Mmunyenye yokunyanja ggwe nnyina katonda mulyango gweggulu tukulamusiza.

Chrs/ Tukutendereza nga tukuyimbira AVE Maria, ave Maria.

2.Siima Ennamusa yaffe evudde mu mwoyo, tunyweze mu ddembe tuteme mu nvuba.


3.Abazibe bamaaso bawe balabenga ebibi byaffe byonna bitunaabuleko.
4.Weeyolese nga bwoli nnyaffe atwagala ennyo, Bikira omwesigwa tufuule abateefu.
5.Tuyisenga bulungi nga twegendereza ,tusanyuse yezu , mu ebyo byatwagaza.
6.Patri gwe omuzadde nomwana gwozaala , mutendebwe mwenna nomutuukiriivu.
YOZEFU NYINEKA / BENEDICTO K. MUBABGIZI/ HARM. DAVID KAMUGISHA.

CHRS/ Yozefu nyineka weka yobuteeka tweshongore nitumuhaisa, tweyongyere


nitumuhimbisa./2
1.Yozefu mucookwa womuhangi nomukundwa bantu taine mwangi.
2.Yozefu musiimwa wamayangi nomukira rwanju rwobumangi.
3.Yozefu mukunzi wokubaija, nomukunda myoga nomushaija.
4.Yozefu muhimbo gwamamanzi nenduga bigambo byomuranzi.
5. Yozefu muhwera bashobeirwe katumwehe neitwe nomuzaire.

SUB TUUM PRAESIDIUM/ ANCIENT LATIN MARIAN PRAYER

CHRS/ Sub tuum Praesidium confugimus confugimus, Sancta Dei genitrix sancta Dei
genitrix./2
1.Nostras deprecations ne despicias ne despicias in necessitatibus nostros.
2.Sed a periculis cunctis libera nos semper, virgo gloriosa et benedicta.

HAIL HOLY QUEEN ENTHRONED ABOVE / ARR. RICHARD PROULX

1.Hail holy queen enthroned above O MARIA, Hail queen of Mercy and of Love, O MARIA

CHRS/ Triumph all ye cherubim, sing with us ye seraphim, heavn resound the hymn, Salve, salve
salve regina.

2. The Cause of joy to all below O MARIA, The spring through which all graces flow, O MARIA.

EBITONE BYA MWOYO MUTUUKIRIVU =MTO 290/ WHITE FATHERS/MICHEAL MUKISA

CHRS/Ayi mwoyo mutuukirivu mukubagiza wemyoyo vva mu ggulu otubeeremu otuwe


ebitone byo, vva mu ggulu otubeeremu otuwe ebitone byo./2

1.Tuwe ffenna okutya katonda nga tumussaamu ekitiibwa, tutyenga nnyo okumujjemera,
ye kitaffe gwe twagala.
2.Tuwe obujumbizi obweddini ngatumwewa ne sanyu lingi ngatwagala yezu waffe mu
byonna tumusanyuse.
3.Era tuwe nekyokumanya tulabe omutonzi waffe nga bwali mubitonde byonna ebyavva
mu mikono gye.
4.Tukusaba otuwe ekyamanyi tube bagumu mu ddini tusobole ennaku zonna ffenna nga
tulibazira.
5.Tukusaba okubuulirwa,tuyambibwe okutegera,ebisaana nebitasaana netubera
bamazima.
6.Nekitone ekyobutegeezi, ekitumaanyisa ediini nekitanngaza emyoyo gyaffe ,ggwe
mwoyo kitugabire.
7. Namagezi ffe tugetaaga okutamwa ebyensi byonna netuwomerwa ebyakatonda era
nago tugasaba.
MARIA NNYAFFE OTUYAMBE \MTO 318 / WHITE FATHERS/LEONARD B. KIZZA
CHRS/ Maria nnyaffe otuyambe ennaku zitusanze otuwolereze, ennaku zitusanze
otuwolereze.

1.Tuzze gyoli ayi bikira nnyaffe tuvvunamye ffena mu maaso go, tega okutu muwolereza
waffe owulire esaala zabaana bo.
2.Laba ebyalo biwedemu abantu nenju nyingi leero bifulukwa,tuwulira ebiwoobe
nenduulu, tunaddawa gwe bwototuyambe.
3.Twayonona ggwe wamma gutusinze naye leero tumenyese emyoyo, gya amaaso go ku
bibi byetukyaaye ,tusabire ngogyamukisa kyo.
4.Ayi mukama watutonda ggwe nnyini notubumba ffenna nengalo zo, weerabire
ngabwetuli aboonoonyi nojjukira ngatuli baana bo.
5. Ayi mukama ggwe omutonzi wa byonna byolagira biwulirwa mmangu, obulwadde bujja
okumala abantu bukomeko ffenna tunaawona.

AVE MARIS STELLA

You might also like